Movatterモバイル変換


[0]ホーム

URL:


Jump to content
Wikipedia
Noonya

Rwasha

Bisangiddwa ku Wikipedia
Российская Федерация
Rossiyskaya Federatsiya
Federeshion ya Rwasha
Bendera ya RwashaE'ngabo ya Rwasha
Bendera ly'eggwangaNgabo y'eggwanga
Nsi
Omubala gw'eggwanga:
Oluyimba lw'eggwangaГосударственный гимн Российской Федерации
(Gosudarstvenny gimn Rossiyskoy Federatsii)
Geogurafiya
Rwasha weeri
Rwasha weeri
Ekibuga ekikulu:Moosko
Ekibuga ekisingamu obunene:Moosko
Obugazi
Abantu
Nnimi z'eggwanga:
Abantu:
144,463,451 (2,017)
Gavumenti
Amefuga:
Abakulembeze:Vladimir Putin (Prezideenti)
Mikhail Mishustin (Katikkiro)
Ensimbi yayo
Ensimbi (Erinnya lyazo):Ruble (RUB)
Ebirala ebikwata ku nsi eno
Saawa:muUTC +2 — +12
Namba y'essimu ey'ensi:+7
Ennukuta ezitegeeza ensi eno:.ru

Federeshion ya Rwasha (Rwasha) ye'nsi esinga obunen munsi yonna. Ebituundu byaayo bli muBulaaya ate ne muEezia. Rwasha erina booda ne'nsi kumi na nya,Noowe,Finilandi,Estonia,Latvia,Lithueenia,Bupoolo,Belarus,Yukrein,Jooja,Azerbaidžan,Kazakstan,Cayina,Mongoolia neNorth Korea. Ekibuga kya Rwasha ekikulu ciyitibwaMoosko.

Ebwaafayo

Mu mwaaka 1700Pietro Ssemaanyi yavuumbulaobwakabaka bwa Rwasha. Mu1917 baBolshevik baawaba obufuzi nebajjakkokabakaNikolai II. Mu1922 ba Bolshevik baavumbulaSoviet Union. Mu1991Soviet Union yagwa kaakano Rwasha ne baddamu okugiyita Rwasha naye obwakabaka tebwazibwawo.

Obufuzi

Rwasha yansi ezegatta, obafedereshion.Omukulembese we'nsi yeprezideenti.Prai minista (katikkiro) yaalondo presidenti naye nepaalamenti erina okumukkiriza. Prezidenti asobola okufuga taamuzi biri ku murundi gumu naye nga wayiseewo ebbanga asobola okuddako.

Kaakano prezidenti wa Rwasha yeVladimir Putin, katikkiro yeDmitry Medvedev.

Ebifo bya Rwasha


Omuko gunokitundutundu. Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba ntikyusa.
Bino bigyidwa ku "https://lg.wikipedia.org/w/index.php?title=Rwasha&oldid=30224"
Matuluba:

[8]ページ先頭

©2009-2025 Movatter.jp